Job 5:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abatene abambusa waggulu, abadaagana n'abalinnyisa awali obulokofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayimusa abo abanyigirizibwa n’abo abakaaba ne basitulibwa mu mirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Agulumiza abeetoowaza, N'abo abakungubaga n'abawa essanyu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abeetoowaza abagulumiza. Akubagiza abanaku, n'abatuusa ku ddembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'agulumiza abo abatoowazibwa; N'abo abali mu nnaku ne basitulibwa ne baba mirembe.