Job 5:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akwatira abagezi mu bukujjukujju bwabwe, obukodyo bw'abakabakaba n'abusukkiza wansi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agwikiririza abagezigezi mu bukujjukujju bwabwe, n’enkwe zaabwe n’aziziyiriza ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akwasa abagezi mu bugezigezi bwabwe. Era akomya mangu okuteesa kwa b'enkwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akwasa abagezi mu bugezigezi bwabwe. Era akomya mangu okuteesa kw'abalina enkwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akwasa abagezi olukwe lwabwe bo: N'okuteesa kw'ab'ekyejo kumenyekera ddala.