Job 5:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaavu abawonya ekitala ky'omu kamwa kaabwe, abawonya mu mikono gy'ab'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye aggya abali mu bwetaavu mu mukono gw’abo ab’amaanyi, n’abawonya ekitala kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda awonya abanaku okuttibwa, Alokola abali mu bwetaavu okuva mukunyigirizibwa ab'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda awonya abanaku ekitala ky'akamwa k'abakambwe. Abali mu bwetaavu abawonya okunyigirizibwa ab'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye alokola mu kitala eky'akamwa kaabwe, Alokola eyeetaaga mu mukono gw'ow'amaanyi.