Job 5:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omuntu oyo yeesiimye Katonda gw'akomako; togayanga kugolola kwa Muyinza wa buli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Alina omukisa omuntu Katonda gw’abuulirira; noolwekyo tonyooma kukangavvula kw’oyo Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, aweereddwa omukisa omuntu Katonda gw'akangavvula: Kale tonyooma kukangavvulwa kw'Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu Katonda gw'agolola mazima aba wa mukisa. Kale tonyooma kukangavvulwa Muyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba aweereddwa mukisa omuntu Katonda gw'akangavvula: Kale tonyooma kubuulirira kw'Omuyinza w'ebitu byonna.