Job 5:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga afumita, naye era asiba ekiwundu; aleeta obuvune, naye era emikono gye gye giwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ye y’afumita ate era y’anyiga, y’alumya era y’awonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ye alumya, era ye anyiga; Ye afumita era engalo ze ze ziwonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye anyiga ebiwundu by'afumise. Engalo ze ezikuba, ze ziwonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ye alumya era ye anyiga; Ye afumita era engalo ze z'eziwonya.