Job 5:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu njala alikuwanulayo mu kufa, ne mu lutalo alikuwonya amaanyi g'ekitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu njala alikuwonya okufa, era anaakuwonyanga mu lutalo olw’ekitala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu njala anaakuwonyanga okufa. Ne mu ntalo anaakuwonyanga okuttibwa ekitala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Anaakuwonyanga okufa ng'enjala egudde. Mu lutalo n'akuwonya okuttibwa ekitala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu njala anaakununulanga obutafa; Ne mu ntalo anaakuwonyanga mu maanyi g'ekitala.