Job 5:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olimanya nti ezzadde lyo liriba ddene, ne bazzukulu bo bangi ng'omuddo gw'oku ttaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olimanya ng’ezzadde lyo liriba ddene, ne bazzukulu bo baliba bangi ng’omuddo ogw’oku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era onoomanyanga ng'ezzadde lyo lya kwala. Lyeyongere ng'omuddo ogw'oku ttale.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era oneekakasanga nti bazzukulu bo ba kwala, n'ezzadde lyo liryeyongera obungi ng'omuddo ogw'oku ttale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era onoomanyanga ng'ezzadde lyo linaabanga kkulu. N'enda yo ng'omuddo ogw'ettale.