Job 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula omuntu azaalibwa kutawaanya, kyenkana ng'ensasi z'omuliro bwe zambuka waggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wabula abantu bazaalibwa kulaba nnaku, ng’ensasi bwe zibuuka waggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu bazaalirwa kulaba obuyinike, Ng'ensasi bwe zimansukira mu bbanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu bazaalirwa kubonaabona, ng'ensasi z'omuliro bwe zimansukira mu bbanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abantu bazaalirwa obuyinike, Ng'ensasi bwe zibuuka waggulu.