Job 6:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kyandisigadde kinkubagiza, essanyu lyange mu bulumi obutasalikako, nti saagaana bigambo by'Oyo Omutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kyandikkakkanyizza obulumi obutakoma kubanga sigaanye bigambo bya Mutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo kyandinkubagiza, Olwo nandijaganyizza, olw'okulumwa awatali kusaasirwa: Kubanga sigaananga bigambo bya Mutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo kyandinkubagizza, olwo nandibadde njaganya, Nga sisaasirwa olw'okulumwa. Kubanga sigaananga Omutukuvu by'alagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bwe nnandibadde n'okusanyusibwa nga mmaze Weewaawo, nandijaguzizza olw'okulumwa awatali kusaasirwa: Kubanga sigaananga bigambo bya Mutukuvu.