Job 6:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi nnina galiwa nsobole okugumiikiriza? Ye ngoba ki ndyoke neewalirize?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi ngaggya wa, ndyoke mbe n’essuubi? Era enkomerero yange, eruwa ndyoke ngumiikirize?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaanyi ge nnina galuwa nnyongere okuba omulamu? Ye obulamu bungasa ki obutalina ssuubi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi ge nnina galuwa nnyongere okuba omulamu? Ye obulamu bungasa ki obutalina ssuubi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaanyi gange kye ki, nnindirire? N'enkomerero yange kye ki, ngumiikirize?