Job 6:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi agange ga jjinja, nandiki ennyama eyange ya kikomo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi gange ga mayinja oba omubiri gwange gwa kikomo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndi mugumu nga mayinja? Oba omubiri gwange gwa kikomo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndi mugumu nga mayinja? N'omubiri gwange gwa kikomo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaanyi gange maanyi ga mayinja? Oba omubiri gwange gwa kikomo?