Job 6:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkyalinamu otwanyi okweyamba, kati ng'okuwonyezebwa kwagobwa we ndi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mazima sirina maanyi n’obusobozi bwanzigwako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sikyalina maanyi mu nze. Sikyalina kye nsobola okukola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkyalina ageeyamba, Nze atakyalina kye nsobola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Si kubanga sirina kinnyamba mu nze? N'okukola okw'amaanyi kugobeddwa ddala gye ndi?