Job 6:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Aterebuse yandiragiddwa mikwano gye omukwano, ne bw'aba alekedde awo okutya Omuyinza wa buli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo agaana ebyekisa okuva eri mukwano gwe tafaayo kutya Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ali mu buzibu yeetaaga mikwano gye okumukola eby'ekisa, Ne bw'aba alese Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Aterebuse agwana okuyambibwa banne, Ne bw'aba yeegaanye Omuyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala okuzirika agwana mukwano gwe okumukola eby'ekisa; Era n'oyo aleka okutya Omuyinza w'ebintu byonna.