Job 6:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye baganda bange bannimbye ng'ensalosalo z'emigga; ng'emigga egyalaala:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda bange tebeesigika, bali ng’akagga akabooga ate ne kakalira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baganda bange mu nnimbye ng'akagga akateesigwa. Ng'obugga obukalirakalira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda bange balimba ng'akagga akateesigwa. Bali ng'obugga obulabibwamu amazzi, ate oluvannyuma ne bukalira;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baganda bange balimbyerimbye ng'akagga, Ng'olusalosalo lw'obugga oluggwaawo: