Job 6:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mu budde obw'ekyeya gikalira; mu bbugumu gibulawo mu bifo byagyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate ne kaggwaawo buli lwe wabaawo ebbugumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli lwe bubuguma, nga bukalira, Omusana olwakako, tobulabako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olubuguma ne bukalira. Omusana olwakako, tobulabako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli lwe bubuguma, ne bubula: Ebbugumu bwe libaawo, bumalibwawo okuva mu kifo kyabwo.