Job 6:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebibinja by'abasuubuzi okuva e Teema binoonya amazzi, Abatambuze b'e Saba banoonya n'essuubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatambuze b’e Teema banoonya, bo ab’e Seeba ne balindirira n’essuubi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatambuze b'e Tema baabutunuulira. N'abatambuze b'e Seeba baabulinamu essuubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abatambuze b'e Tema baabutunuulira. N'abatambuze b'e Seeba baabulinamu essuubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Essafaali z'e Tema zaatunula, Ebibiina eby'e Seeba byabulindirira.