Job 6:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baasoberwa kubanga baali bazze basuubira; baatuukawo, naye kyababuukako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalina essuubi naye bwe baatuukayo ne banyolwa nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baaswala kubanga baabwesigira bwereere. Bwe baabutuukako ne basoberwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baaswala, kubanga baabwesigira bwereere. Bwe baabutuukako ne basoberwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baakwatibwa ensonyi kubanga baasuubira; Bajja eyo ne baswazibwa.