Job 6:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mutyo nammwe temunnyambye, bwe mulabye ekikanga, ne mutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano bwe mundabye ne mutya ne mukakasizza ddala nga temuliiko kye muyinza kukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nammwe bwe mutyo bwe munfukidde: Mulaba ndi mu buzibu, ne mutya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nammwe bwe mutyo bwe munfuukidde: Kubanga mulaba ndi mu kabi ne mutya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kaakano temuliiko kye muli; Mulaba ekitiisa ne mutya.