Job 6:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nali ŋŋambye nti: ‘Mumpeeyo ku kantu, munsasulire okuva ku byammwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnali mbagambye nti, ‘Mumpe ekirabo,’ oba nti, ‘Mumpeereyo ekintu ku by’obugagga bwammwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbagambye nti mumpe ekirabo? Oba nti Mutoole ku byammwe muweeyo enguzi ku lwange?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbagambye nti: ‘Mumpe ekirabo?’ Oba nti ‘Mutoole ku byammwe muweeyo enguzi ku lwange?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nali mbagambye nti Mpa? Oba nti Muweeyo ku bintu byammwe ekirabo ku lwange?