Job 6:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigambo by'amazima nga bikaawa! Naye okugolola kwammwe kugolodde ki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo eby’amazima nga bya bulumi! Naye okuwakana kwammwe kukakasa ki?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo ebituufu bimatiza. Naye empaka zammwe zigasa ki?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebigambo ebituufu bimatiza. Naye empaka zammwe zingasa ki?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo eby'obugolokofu nga bya maanyi! Naye okuwakana kwammwe kunenya ki?