Job 6:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musobola n'okukuba akalulu ku mulekwa, ne mukwano gwammwe okumuwaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukubira ne bamulekwa akalulu ate ne mukubira ne mukwano gwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwandikubidde ne mulekwa akalulu okumufuula omuddu, Ne mukwano gwammwe mwandimuviisizzaamu amagoba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwandikubidde ne mulekwa akalulu okumufuula omuddu? Mwandiramuzizza ne munnammwe mumufunemu amagoba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, mwandikubidde obululu atalina kitaawe, Ne mukwano gwammwe mwandimuviisizzaamu amagoba.