Job 6:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, mukkirize muntunuulire. Mulowooza nandibalimbye?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye kaakano mubeere ba kisa muntunuulire. Ndabika ng’omulimba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno mukkirize okuntunuulira; Kubanga mazima sijja kulimba mu maaso gammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano muntunuulire, kubanga siibalimbe nga mulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno mukkirize okuntunuulira; Kubanga mazima sijja kulimba mu maaso gammwe.