Job 6:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lulimi lwange kuliko bubi? Akamwa kange tekategeera bubi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emimwa gyange girabika ng’egirimba? Emimwa gyange tegisobola kutegeera ttima?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo ekitali kituufu kye njogedde? Siyinza kwawula kirungi na kibi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnina ekikyamu kye njogedde? Siyinza kwawula kirungi na kibi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lulimi lwange kuliko ebitali bya nsonga? Amatama gange tegayinza kwawula bigambo ebireeta akabi?