Job 6:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nno nfunye kye nsaba, Katonda n'ampa kye neegomba!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Singa Katonda ampa kye nsaba, n’ampa kye nsuubira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa nnyinza okuweebwa kye nsaba; Katonda singa ampadde kye nneegomba!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Singa nfuna kye nsaba, Katonda n'ampa kye neegomba:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa nnyinza okuweebwa kye nsaba; Katonda singa ampadde kye nneegomba !