Job 7:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Obulamu bw'omuntu ku nsi si kukabassana; ennaku ze teziri ng'ez'omupakasi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ebiseera by’omuntu ku nsi, tebyagerebwa? Ennaku ze tezaagerebwa nga ez’omupakasi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Obulamu bw'omuntu ku nsi bwa kufaabiina. Bwakukuluusana ng'obw'akolera empeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Obulamu bw'omuntu buba bwa kukuluusana ku nsi. Buba ng'obw'abakolera empeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu tebalina lutalo ku nsi? N'ennaku zaabwe tezifaanana nnaku z'oyo akolera empeera?