Job 7:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Taliddamu kudda mu nnyumba ye, ekifo kye tekiriddayo kumumanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Taliddayo mu nnyumba ye, amaka ge tegaliddayo kumumanya nate.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Takomawo nate mu nnyumba ye, N'abantu be yabeeranga nabo bamwerabira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Takomawo nate mu maka ge. N'abo be yabeeranga nabo bamwerabira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Taddenga nate mu nnyumba ye, So n'ekifo kye tekiimumanyenga nate.