Job 7:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndi nnyanja, yadde ssessota, olyoke onteekeko abakuumi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndi nnyanja oba ndi lukwata ow’omu buziba, olyoke onkuume?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndi nnyanja, oba kikulejje eky'omu nnyanja, N'okussaako n'onzisaako abankuuma?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndi nnyanja, oba kikulejje ky'omu nnyanja, olyoke onteekeko abankuuma?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze nnyanja, oba lukwata, N'okussaako n'onzisaako abankuuma?