Job 7:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe ŋŋamba nti ekitanda kyange kinankubagiza, n'obuliri bwange bunakkakkanya okwemulugunya kwange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ndowooza nti, obuliri bwange bunampa ku mirembe, ekiriri kyange kinakendeeza ku kulumwa kwange;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe njogera nti Ekitanda kyange kinansanyusa, N'obuliri bwange bunerabize okwemulugunya kwange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe njagala ekitanda kimpeezeeko, n'obuliri bwerabize ku kwemulugunya kwange,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe njogera nti Ekitanda kyange kinansanyusa, Ekiriri kyange kinaawummuza okwemulugunya kwange;