Job 7:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Onootuusa wa okuntunuulira, n'ondeka ne mmira ku ddusu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olituusa ddi nga tonvuddeeko n’ondeka ne mmira ku malusu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olituusa wa obutanzigyako maaso, N'obutandekanga okumala okumira amalusu gange?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olituusa wa obutanzigyako maaso, n'obutandeka kumala kumira ku ddusu lyange?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olituusa wa obutanziyangako maaso, N'obutandekanga okumala okumira amalusu gange?