Job 7:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'ekire bwe kiggwaawo ne kiyita, n'akkirira emagombe bw'atyo bw'ali, talidda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga ekire bwe kibulawo ne kigenda, bw’atyo n’aziikwa mu ntaana talivaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekire nga bwe kiggwaawo ne kibula, Bw'atyo n'oyo akka emagombe tagenda kwambuka aveeyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ng'ekire bwe kiggwaawo ne kibula, bw'atyo n'akka emagombe eyo tagenda kwambuka aveeyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekire nga bwe kiggwaawo ne kibula, Bw'atyo n'oyo akka mu magombe taalinnyenga kuvaayo.