Job 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe lityo n'ekkubo lya bonna abeerabira Katonda; okusuubira kw'aboonoonyi bwe kuzaama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’etyo enkomerero bw’ebeera ey’abo bonna abeerabira Katonda, essuubi ly’abatatya Katonda bwe libula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo bwe baba bonna abeerabira Katonda, N'oyo atatya Katonda tabeenga na ssuubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abeerabira Katonda bwe batyo bwe baba. N'oyo atatya Katonda taba na ssuubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe gatyo bwe gabeera amakubo ga bonna abeerabira Katonda; N'essuubi ly'oyo atatya Katonda binaabulanga: