Job 8:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
By'asuubiriramu biwero buwero, obwesige bwe bwenkana wuzi ya nnabbubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo bye yeesiga byatika mangu, ebyo bye yeesiga, nnyumba ya nnabbubi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kye yeesiga kikutuka nga wuzi, N'ekyo ekimuyinula kiringa wuzi za nnabbubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kye yeesiga kikutuka nga wuzi; n'ekimuyinula kiba nga ntimbe za nnabbubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwesige bwe bunaakutukanga, N'ekyo kye yeesiga ngoye za nnabbubi.