Job 8:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gugombeza emirandira gyagwo mu ntuumu y'amayinja; gwenoonyeza ekifo mu mayinja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
emirandira gyakyo nga gyezingiridde, okwetooloola entuumu y’amayinja, nga ginoonya ekifo mu mayinja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirandira gye gisensera mu ntuumu z'amayinja, Ne gye kwata ku buli jjinja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emirandira gye gisensera mu ntuumu z'amayinja, ne gyekwata ku buli jjinja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmizi gye gikwata ku kifunvu, Alaba ekifo eky'amayinja.