Job 8:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bw'agusigula mu kifo kyagwo, kigwegaana nti: ‘Sikulabangako.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe bakiggya mu kifo kyakyo, ekifo ekyo kikyegaana ne kigamba nti, Sikulabangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'anaazikirizibwanga okuva mu kifo kye, Kinaamwegaananga nga kyogera nti, ‘Sikulabangako.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'akuulibwa mu kifo ekyo kimwegaana nti: ‘Sikulabangako.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'anaazikirizibwanga okuva mu kifo kye, Awo kinaamwegaananga nga kyogera nti Sikulabangako.