Job 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Onootuusa wa okwogera ebifaanana bityo? Ebigambo by'akamwa ko mpewo ey'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Onookoma ddi okwogera ebintu bino? Era ebigambo bino by’oyogera n’akamwa ko binaakoma ddi okuba ng’empewo ey’amaanyi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Olituusa wa okwogera ebigambo ebyo? Era ebigambo eby'omu kamwa ko birituusa wa okuba ng'empewo ey'amaanyi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Onootuusa wa okwogera ebigambo ebyo ebiri ng'empewo ey'amaanyi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olituusa wa okwogera ebyo? Era ebigambo eby'omu kamwa ko birituusa wa okuba ng'empewo ey'amaanyi?