Job 8:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu alijjuza akamwa ko n'enseko, emimwa gyo aligijjuza okujaguza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ajja kuddamu ajjuze akamwa ko enseko, n’emimwa gyo amaloboozi ag’essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'alimala alijjuza obuseko, Era oliyogerera waggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ddaaki alikujjuza obuseko, era okube obukule.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'alimala alijjuza akamwa ko enseko, N’emimwa gyo okwogerera waggulu.