Job 8:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda atyoboola obutuufu? Yadde Omuyinza wa buli kantu atyoboola obwenkanya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda akyusakyusa mu nsala ye? Oba oyo Ayinzabyonna akyusakyusa amazima?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda abuzabuza amazima? Oba Omuyinza w'ebintu byonna asaliriza?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda asaliriza ensonga? Omuyinzawaabyonna awa ensala eteri ntuufu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda anyoola omusango? Oba Omuyinza w'ebintu byonna anyoola ensonga?