Job 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaana bo bwe baakola ekibi gy'ali, yabawaayo mu buyinza bw'emisango gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana bo bwe baayonoona eri Mukama, n’abawaayo eri empeera y’ekibi kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana bo baayonoona ne bamunyiiza, Kyeyava ababonereza olw'okusobya kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana bo baakola ekibi ne bamunyiiza, kyeyava ababonereza olw'ekibi kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana bo oba nga baamwanoona, Ye n'abagabula mu mukono gw'okusobya kwabwe: