Job 8:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'onoonoonya Katonda n'obwegendereza, bw'oneegayirira Omuyinza wa buli kantu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka bw’onoonoonya Katonda, ne weegayirira oyo Ayinzabyonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'onokkiriza okunoonyeza ddala Katonda, Ne weegayirira Omuyinza w'ebintu byonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'okkiriza okugondera Katonda, ne weegayirira Omuyinzawaabyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'onokkiriza okunoonyeza ddala Katonda, Ne weegayirira Omuyinza w'ebintu byonna;