Job 8:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amasooka go gaali matono, naye ennaku zo ez'oluvannyuma ziriyitimuka nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wadde ng’entandikwa yo yali ntono, embeera yo ey’enkomerero ejja kuba nnungi ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okusooka kwo newakubadde nga kwali kutono, Naye enkomerero yandibadde ya maanyi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wadde byali bitono bye walina mu kusooka, naye eby'oluvannyuma biryeyongera nnyo obungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okusooka kwo newakubadde nga kwali kutono, Naye enkomerero yo ey'oluvannyuma yandyeyongedde nnyo.