Job 8:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffe tuli ba jjo wano, tetulina kye tumanyi, n'ennaku ze tumala ku nsi kisiikirize busiikirize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga ffe twazaalibwa jjuuzi era tetulina kye tumanyi, era ne nnaku ze twakamala ku nsi ziri ng’ekisiikirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ffe tuli ba jjo, tetuliiko kye tumanyi, Kubanga ennaku zaffe ze tumala ku nsi ziringa kisiikirize.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga ffe tuli ba jjo tetuliiko kye tumanyi. N'ennaku ze tumala ku nsi, ziyita nga kisiikirize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Kubanga tuli ba jjo, so tetuliiko kye tumanyi, Kubanga ennaku zaffe ze tumala ku nsi kisiikirize:)