Joel 1:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaaba ng'omuwala embeerera eyeesibye ekikutiya, akaabira musajja we gwe yafumbirwa mu buto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukungubage nga nnamwandu omuto afiiriddwa bba, ng’ayambadde ebibukutu olw’ennaku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kukungubaga ng'omuwala embeerera eyesibye ebibukutu bw'akungubagira bba, ow'obuvubuka bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukungubage ng'omuwala eyeesibye ekikutiya, okukungubagira omusajja gw'abadde agenda okufumbirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kungubaga ng'omuwala ey'esibye ebibukutu bw'akungubagira bba ow'omu buwala bwe.