Joel 2:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Omukama ensi ye egenda kumukwasa ensaalwa, asaasire abantu be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’akwatirwa ensi ye ekisa, n’asaasira abantu be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama n'alumirirwa ensi ye, era n'asaasira abantu be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'alumirwa ensi ye, era n'asaasira abantu be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'akwatirwa obuggya ensi ye, n'asaasira abantu be.