Joel 2:29 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo ndifuka Omwoyo wange ku baweereza bange abasajja n’abakazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku baddu n'abazaana bammwe mu nnaku ezo nabo ndibafukako omwoyo gwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mu nnaku ezo, abaddu n'abazaana ndibagabira mwoyo wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ne ku baddu ne ku bazaana mu nnaku ezo kwe ndifuka omwoyo gwange.