Joel 2:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gye ziraga abantu bawooba, amaaso gonna gabapeeruuse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abazirabyeko nga zisembera bali mu bulumi bungi, era bonna beeraliikirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu maaso gaazo abantu banyikaavu; amaaso ga buli omu gafuuse ebbala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bakwatibwa entiisa nga zisembera. Amaaso ga buli omu gafuuka ebbala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'okujja kwabwe abantu babalagalwa amaaso gonna gafuuse ebbala.