Joel 3:12 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Amawanga geeteeketeeke gajje mu kiwonvu ekya Yekosafaati; kubanga eyo gye ndisinzira ne nsalira amawanga gonna ageetoolodde wano omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gasituke gaserengete mu kiwonvu kya Yekosafaati; kubanga eyo gye ndituula okusala omusango gw'amawanga gonna ageetooloddewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ab'amawanga gonna basituke baserengete mu kiwonvu kya Yehosafaati, kubanga eyo gye ndituula okusala omusango gw'amawanga gonna ageetooloddewo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanga gayimuke gambuke mu kiwonvu kya Yekosaffaati: kubanga eyo gye ndituula okusala omusango gw'amawanga gonna ageetoolodde.