Joel 3:20 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mu Yuda mulibeeramu abantu ennaku zonna, ne Yerusaalemi kiribeerawo emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yuda alibeeramu abantu ennaku zonna, era ne Yerusaalemi okuva ku mirembe okutuuka ku mirembe gyonna anaabanga bwatyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Buyudaaya ne Yerusaalemu binaabeerangamu abantu ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yuda alibeerera ennaku zonna, ne Yerusaalemi okuva ku mirembe okutuuka ku mirembe gyonna.