Joel 3:21 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndyesasuza olw’omusaayi ogw’abo abattibwa, era teriba mutemu asonyiyibwa. Kubanga Mukama abeera mu Sayuuni.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndiwoolera eggwanga olw'abo abattibwa, siritaliza bazziza musango, kubanga Mukama abeera mu Sayuuni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndiwoolera eggwanga olw'abo abattibwa, siritaliza bazzizza musango, kubanga nze Mukama, nja kubeeranga ku Siyooni.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndirongoosa omusaayi gwabwe gwe ssaalongoosa: kubanga Mukama abeera ku Sayuuni.