Joel 3:6 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwatwala abantu b’omu Yuda ne mu Yerusaalemi ne mubatunza Abayonaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwatunda abantu abe Yuda n'abe Yerusaalemi eri Abayonaani, ne mubatwala ewala n'ensalo yaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu b'omu Buyudaaya n'ab'omu Yerusaalemu mwabaggya mu nsi yaabwe, ne mubatwala ewala, ne mubatunda mu Bayonaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era abaana ba Yuda n'abaana ba Yerusaalemi mwabaguza abaana b'Abayonaani, mubajjulule okubatwala ewala n'ensalo yaabwe: