Joel 3:7 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba, ndibaggyayo mu mawanga gye mwabatunda; mmwe mbakole nga bwe mwabakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye kaakano nja kubaggya gye mwabatunda, era nammwe ndyoke mbasasule ekyo kye mwabakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano nja kubakumamu omuliro, baveeyo gye mwabatunda, nammwe ndyoke mbakole ekyo kye mwabakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
laba, ndibagolokosa mu kifo gye mwabatunda, era ndizza okusasula kwammwe ku mutwe gwammwe mmwe: